1 Corinthians 1:19-20

19 aKubanga kyawandiikibwa nti,

“Ndizikiriza amagezi g’abagezi,
ne nzigyawo okumanya kw’abayivu.”
20 bKale omugezi aluwa? N’omuwandiisi aluwa? Omuwakanyi w’omulembe guno aluwa? Katonda teyafuula amagezi ag’ensi eno okuba obusirusiru?
Copyright information for LugEEEE